in

YENZE by Jadeny zhander mp3 download

Yenze
Onnanananana ..zhander music again yaled onanzisa

Atakulabba talifuna musasila x wo nkimanyi kyamuluma
wade zibbula naye era guma ndifubba nkutuseko ebbilunji tolijuula
I wanna call you mi lifie time wifie
gial your de part of mi lifie
nkuletere ka Gucci dress obba ka Nike I c u my gial newotabba mu light
Better come if u love me nggenda kubbera nice player be mah refree
Wemba nkunyiza am sorry let me love u yo love is my medicine

Atalikulumya yenze
Alikuwa nga byoyagala yenze
Mukwanogwo era yenze
Bwolibba okoye alikuyamba yenze x2

Gwe totunula nga okanula oyogera mpola newobba oyomba
Osaana watali nsiri na numba kubbulunji bwo tosana nakulimba

Sweet heart kyonna kyoyagala nkusuubiza ah go buy that
Nsoke kamotooka obba nkuwe ka mile land abbo tebbakutisa ebyadala oli class onsingila nekano ka nick minaji

Atalikulumya yenze
Alikuwa nga byoyagala yenze
Mukwanogwo era yenze
Bwolibba okoye alikuyamba yenze x2

Leka mbe grader nga wogwila mbinya nsika
Olina smile buli gwomwenyeza abb’aseka
Omutima guguno gwona oliwadembe okugutwala manya gwe ansobbola weka nze kizibbu okusuza atalya byendya
Sooka kufuru mubyogula tugalire abbaja besuunga okwabula
nggamba wa eyo joolaga nkwatwale nsiinga ne bbu boda okwanguwa

Atalikulumya yenze
Alikuwa nga byoyagala yenze
Mukwanogwo era yenze
Bwolibba okoye alikuyamba yenze x2
END

What do you think?

Written by Admin Mercy

Zilye by Kalifah AgaNaga mp3 download

Kampala by Daddy Andre Free Mp3 Download