TWESANGEYO
A classic single by VR redefining the source of Ugandan afrobeats sound to freshen up the new generation vibe
LYRICS
Intro
Anaaba anetaaze mugambe ajje mundongo
Kano ka Iseife Nadiope
Ahahahaahhaa
Verse1
Muganda wange jangu ojila okola
Olwaleero kangende nsisinkane ba seya
Wooba aga omaze sibawo ofune e ntebe
Kuziri eza grey ozitwalire Asumani
Ekitundu yansasula dda, ezisigade zooba okwaata
Ffe tetufiile mu kibanda, ssinze eyakola okubajja ngenze,
Twesangeyoo heheeee
Chorus
A
Anaaba anetaaze mugambe ajje mundongo
Nkooye okulindilira aga na’baafa bagaanilayo
Obulamu tebulina spare nti oba oneyongezako
Kanyenye kumugongo, kangolole kunnyingo
Aayeah
Victor Ruz weee
Ah Jinjaboy..
Verse2
Tebirikyuuka tebirikyuuka
Ebintu bye’nsi eno tabirikyuuka
Tujiryaako makoola alijikungula yaani yaani atalikka kagganga, e kagganga
Kati nno leka nzilye gwekiyisizza obubi kale yetuge,
Bwooba ozitoye omutwe, olw’esanyu lyange kagwatike
Ezange leka nzilye, gwekiyisizza obubi yetuge (eeh),
Bwooba ozitoye omutwe, olw’esanyu lyange kagwatike..
Twesangeyo
Twesangeyo ooh, Ehehehee
Warren is a prof.
Chorus
Anaaba anetaaze mugambe ajje mundongo (ajje mundongo ooh)
Nkooye okulindilira aga na’baafa bagaanilayo (bagaanilayo ooh)
Obulamu tebulina spare nti oba oneyongezako (wamma)
Kanyenye kumugongo, kangolole kunnyingo
Aayeah
Retro Records
Uhmm twesangeyo ooh eh
Uhmm nze nsudeyo ooh aah yeah
Song By: Victor Ruz
Produced By: Warren De Prof
Mastered By: Anel Tunez
D.O.P: Allan Sojja (Afro Nation)
Written By: Wajja Victor Ruz
#VictorRuz #Twesangeyo #RetroReords/Katsmusic
https://www.youtubepp.com/watch?v=94EbYlKbQQg