#EddyKenzo #Mumpowe
My late mum was a big fun of Kadongo kamu(Uganda’s Country Music) and for the little time I spent with her, she bought every tape that got released. On the streets of masaka, kadongo kamu music was always played regularly so we grew up as fans/Lovers of this country music.
Kadongo kamu is very a cultural, informative and fun genre, but it beats my understanding why we no-longer get plenty of this music anymore
Has the world changed so much, have we forgotten our culture, has modernity swallowed culture what really went wrong?
Kadongo kamu Carries and give us an opportunity to know our roots and how to live life, it Carries alot of good message and it reminds us of our culture because we can embrace modernity but our culture represents who we really are.
I wanna encourage all kadongo kamu artists and lovers, not to stop giving us the original kadongo kamu music, messages, instrumentation so that we keep our culture alive and strong.
Therefore as a Kadongo kamu lover I have recorded a song as a way to encourage and reassure the kadongo kamu singers that this genre is not outdated as they might think, yes we do the kind of music we do because it is the new generation but this genre is of so much importance to our culture and country, we are so unfortunate that our songs these days must be so short and we can’t put as much, but with Kadongo kamu it is so okay to have upto 15 minutes and people still enjoy and listen.
We love this music, and wish to listen to more of it, and for that reason we shall give a platform to the kadongo kamu Artists at the #EddykenzoFestival therefore we invite them all to come batusanyuseemu.
For the love of our culture.
I thank you and love you all.
Yours Truly,
Edrisah Kenzo Musuuza
Awangaale nyo Sabasajja Kabaka
For God and my Country
MUMPOWE LYRICS BY EDDY KENZO 🧡✍️
Verse 1
Ntelanga nensoma amawulire nanditegedde ntya
nti eno ensi yawunga na’dda
Ebinjogerwako mbiwulira nenebuza nti mufangaki baganda bange
Kansoke mbabulire ekyanzijja mukyalo kyewaffe
ne’jja senga mukibuga eno
Ensonga eyandetta enkulu muzzona
kwekuteleza obulamu bwange
Wabula newunya nyo nyo nga mutudde
nemuntesako nga musakanya
Mbu sente zakola ki azonona
aziwamu bakazi na’kunywa mwenge
Ye no muffa ki no ba dear
Obulwadde obubaluma ndaba nuggu
Nze no nga nina ebilooto byange
bye najja ntukilize nzire mukyalo
Katti ekibuzo kyenina mikwano jange
ki kyesikoze kyemwantuma
Ekyo ekibogeza ebigambogambo
nemundelesa jemuyitta
Nemujja munywerako siggala munwe ku munwe
njaaye mayilunji ne’mbizzi okwo aah
Chorus:
Katino mundeke ( Nze nazze mukusanyuka )
Aa nze Mumpowe ( Temunjogeza binjinyo )
Abange mundeke ( Nazalibwa kudigida )
Aa nze mundeke ( Nobulamu bumpinyo )
Mbagambye Mumpowe ( Nze nazze mukusanyuka )
Eeh nze mundeke ( Temunjogeza binjinyo )
Abange Mumpowe ( Nazalibwa kudigida )
Aa nze Mumpowe ( Nobulamu bumpinyo )
Verse 2
Nze nobusungu bunuma ebigambo mujja mwogera
mwe muletta nentalo wano
Muwuliriza buli kamu temusengejja
mbewunyanyo ensanji zino
Ebyo ebibozi bya Facebook TikTok mutwale sagala sagaliko
Mbu oyo Kenzo tawasa
mutima bamenya
yasigaza bibajjobajjo
Oba mubijjawa ebibozi byemunyumya
ebitanyumamu wadde yadde
Kyova olaba nemumaddini obutamanya
buli eyo bubonyabonya omu’Filika
Political nga munyumya
banji babula emirembe jibula temunyega
Abantu abandinyumiza ebyobwegasi
mudda mufolloffoto mbu mwana wani
Tunayamba tutya egwanga elijja
nga enjiri tutambuza yakweyagaliza
Tuli kubutamanya no tubunya ensi
nga omweru ali muntebe ye akajjadde
Nanti akwanga ka Silla
nokuba muganda wo
kyoka gwe nomuwa Gollo
bwatyo ensimbi naffuna
Obwavu bwebuluma
ye bwatyo bwakola
ffe emabegga jettudda
Kuma emwanyi mwofuna ensimbi eyokulya
Kuma abaana bo
onayazza ekika
Sente munonye
obulamu bunyume
Nze Mumpowe kuba ndi bilara
Chorus:
Katino mundeke ( Nze nazze mukusanyuka )
Aa nze Mumpowe ( Temunjogeza binjinyo )
Abange mundeke ( Nazalibwa kudigida )
Aa nze mundeke ( Nobulamu bumpinyo )
Mbagambye Mumpowe ( Nze nazze mukusanyuka )
Eeh nze mundeke ( Temunjogeza binjinyo )
Abange Mumpowe ( Nazalibwa kudigida )
Aa nze Mumpowe ( Nobulamu bumpinyo )
Verse 3
Obudde bwagwawo
eno ensi edukanyo
Leka wano nenvawo
nqende nkolle ebilara
Ntumiira abakolera
atte nga mweyagala nyo
Ensi eno bweba
tebaguza effudde
Mukwano abanga Kibuuka town egonde
Bwonalobaloba ozzeyo mukyalo
Bwentyo mbadde Musuuza muganda wamwe
Leka ntyo nenja nzilayo kulubimbi lwange
Outro
Eeh mwattu kanqende ( Ogendanga Odda )
Kansubire muyize ( Ogendanga Odda )
Eeh kanqende nfumbe ( Ogendanga Odda )
Eeh bwebinajja ndette ( Ogendanga Odda )
Kasiita David jjali ( Ogendanga Odda )
Eeh mwattu kanqende ( Ogendanga Odda )
Eeh kanqende nfumbe ( Ogendanga Odda )
Musuuza baaba…….
Wewawo wewawo….
Get your copy of Made in Africa Album: https://lnk.to/EMadeInAfric
©Big Talent Entertainment 2022
https://www.youtubepp.com/watch?v=rNosCVEMwlA