Intro.
beats(soft piano)
Haaha
Smads jikube
Beats
Intro.
Nemwekelezia enkulu obakila
Nkubya masanyalaze huu baibe
Chorus
Ontunulila nze nenfuna obuswandi
Masanyalaze,
Otambuza nga eyanwede ekikola
Masanyalaze,
Kale ontunuza nga eyalimye akabimbi
Masanyalaze,
Baibe baibe kansigaze kutunula x2
Onkubya masanyalaze
Verse1
Ono bwakyala umeme,tabanja Anyenya enyuma notabanguka alo
Bwemwetegeleza emabaga wagamba ,wabawayomba
Nti hurry follow me!
Otwala mubigele atulina tyona,talina twasilila omwana yatelela
Omwana ono
Bwakuwa akafuba oba toyagala amale.anti bwokagwamu ebugumu likuwunza
Alina obugoye bweyenanika,bumukwata kafiga abasajja nga abawunza
Bwaseka amanyo gakukyokoza anti anti obweru bwago bukila obwamatta
ohhhh
Chorus
Ontunulila nze nenfuna obuswandi
Masanyalaze,
Otambuza nga eyanwede ekikola
Masanyalaze,
Kale ontunuza nga eyalimye akabimbi
Masanyalaze,
Baibe baibe kansigaze kutunula x2
Onkubya masanyalaze
Verse2
Bwakuyitako oba olina owawamuka
Bwomutunulilako oba olina olozolela
Amanyi manji amanyi manjii
yiyi yi aaahha
Alina eliso bwalikyanga ate bwayogela omwana alina
Akawowo
Ensigo yeyo ewumuza ebilowozo
nyabo bwosembela vibe nze zilinya
Zilinye nze onkuba masanyalaze ,
Laba bweyemola mola,
Mukyuzi mwelele
Wululu
Chorus
Ontunulila nze nenfuna obuswandi
Masanyalaze,
Otambuza nga eyanwede ekikola
Masanyalaze,
Kale ontunuza nga eyalimye akabimbi
Masanyalaze,
Baibe baibe kansigaze kutunula x2
Onkubya masanyalaze
Beats(Interude with horns)
Smads ajikubye ne sewa
Beats(Interude with horns)
Sebbo sewa!!
Verse 3
Oli wamukisa nyo mukazi watu, buli lwenkusingana mba nemilembe, Emikisa jalupiya jitelela aha ha wasuka wama
Laba bweyenyogotola,eno nansalize mulabeeee
Anfudde namuzungu nsula nakumwezi ndabyeee
Ono bwakyala umeme,tabanja Anyenya enyuma notabanguka alo
Bwemwetegeleza emabaga wagamba ,wabawayomba
Nti hurry follow me!
Chrous
Ontunulila nze nenfuna obuswandi
Masanyalaze,
Otambuza nga eyanwede ekikola
Masanyalaze,
Kale ontunuza nga eyalimye akabimbi
Masanyalaze,
Baibe baibe kansigaze kutunula x2
Onkubya masanyalaze
Hadlibs.
BEATS
Nebwetugenda mu disiko obakilaa
masanyalaze
Nebwetugenda mw’owino
Masanyalaze
Nebwetugenda mw’owino
ahhaa woo
Masanyalaze
Nemwekelezia enkulu bona obakila
Masanyalaze
Nebwetugenda mu dance mumy obakiila
huuu baby obakiila
Sewa
Baseline.
END.
A love story,song written by @Sewa sewa Gombaboy produced by @smads and mastered by @Anel beats
crazy local music fused with regea old beats
#sewasewa #masanyalaze #gombaboymusic
https://www.youtubepp.com/watch?v=Ysmag6XbrJE