Diana lyrics by Emmason Jay Z | Download best Ugandan music

Diana lyrics

Click For: New Music | Videos | Lyrics | Nonstops | Hot 100
Download Mp3

Intro:

Emmason Jay-Z,
Kikube,
Ken Favour Beats, Wagwan

Chorus:
Lwakyi onelagirako Diana
Minakupenda
Lwakyi onumyanyo Diana
Onjayanya.
Lwakyi onelagirako Diana
Minakupenda
Lwakyi onumyanyo Diana
Onjayanya.

Verse: 1
Ngenda gambako ne koja nti
Nkuyita no’tajja
Ompisa nge’kitengeja
Ontadde mukasengeja,
Ontadde mukakunguta Diana eh eh eh

Bridge:
Ompisayisako amaaso
Ngate okyimanyi nz’alina enkwano eh
Elijudde etendo Diana minakupenda
Ompisayisamu amaaso
Ngate okyimanyi nz’alina enkwano eh
Elijudde etendo Diana minakupenda

Verse: 2
Yekati nkuwekyi baby nkutwale eh eh
Mbulira ekyiganye baby obe wange eh eh
Abbako Kababe mutwalo,
Njabawa enkoko nkutwale
Oba ssenga akuganye,
Ngule gomessi ojitwale,
Kyoka Diana ah ah ah
Diana okyamukiriza,
Ontadde kusigiri,
Ontadde kuninga, Diana
Onkubisa omuliro

Ompisayisamu amaaso Kyoka okyimanyi nz’alina enkwano eh
Elijudde etendo Diana minakupenda

Lwakyi onelagirako Diana minakupenda
Lwakyi onumyanyo Diana
Onjayanya.

Share With Friends
Share
× How can I help you?